16/03/2023
MBALAMUSIZA MULINYA ERISIINGA YO ERYA MUKAMA WAFFE YEZU KRISTO.
Olunaku olwaleero nzizze nemboozi e'nno wamaanga.
Edda waliwo omusajja o'mu eyaliinga akola mu gavument nga musolooza wa musolooza era nga ye nemikanogye bakozi baluungi.
Naye nga bwomanyi gavument nga tebasasula buluungyi.
Bwebatyo basalawo babbe sente zona era babba sef.
Omu kubo bwatyo ya salawo agitwaale mukyaalo agikweeke e'yyo.
Era yagyisimira ekinnya nagizzika; nga amaze okugyiziika nassimba wo ekisagazi.
Bweyakomawo ye nemikwanogye bakwatibwa era nebasibwa okumala ebbanga ;bane babasalira ggwakufa ye nabamusiba emyaaka 10 oluvanyuma yattebwa.
Bwaatyo nadda mukyaalo: era yatandika okulima. Ngawayissewo ebbanga gamulimi era nga mwaavu zaleta omuwala bwatyo yatunulira
Muzeyi namussasira.
Kyaava amusaba akirize amufumbireenga era akuyaambe nga kumirimu;muzzeyi teyalimubi yakiriza.
Ngawayissewo ebbanga bazalayo abana 4 muzzeyi neyesiga omukazi: bwatyo kyeyava asalawo okugaamba mama wabana kukyaama kya sente.
Kuumbe munange omukazi yalimbega wagavument bwatyo omukazi yakubira police e simu era omusajja police negya nemukwata.
Oluvanyuma lwomusajja okitwala omukazi namulaga sente weyali azkweese; era omusajja bamusiba obulamubwe bwonna.
EKYIBUUZO: Omukazi yaliutufu okuwayo bbawe ggwe yali azaddemu abana 4 oba?
Nandikyi muzzeyi yeyali omusobya okwesiga omukazi namubulira ekyaama?
Ye abaffe ye mama wabana kyikyi kyalinyonyola abana ngabakuze not Nzze nawayo kitamwe?
,