Matia Lwanga Bwanika

Matia Lwanga Bwanika Matia Lwanga Bwanika the Wakiso district chairperson invite you to like his page and comments about

Nga Wakiso District Local Government  - WDLG "Together We Win" olwaleero tubadde n’akabaga akamalako omwaka era nga kuno...
20/12/2025

Nga Wakiso District Local Government - WDLG "Together We Win" olwaleero tubadde n’akabaga akamalako omwaka era nga kuno kwetuweredde abakozi abasukulumye ku banabwe okuwereza obulungi ebirabo nga tubayozayoza n’okubasiima olw’obuwereza obulungi.
Wano wensabidde abakozi bonna okubeera obumu okusobola okuwereza obulungi era nembakubiriza okulaba nga ekitono ekifunise bakigabanya kyenkannyi buli omu okusobola okwenyumiriza mu buwerezabwe.
Nsabye mutabani wange Mark Jude Bukenya (CAO) abakozi bonna okubayisa nga abaana baazala okuba nga tawuliriza ngambo wamu n’obutabeera nakyekubira mu nsonga yonna eba ebaddewo nga ekwata ku bakozi.
Nga banna Wakiso mbasabye okubeera abegenderza nga balonda abakulembeze obutakola nsobi nga balonda abantu batalimu nsa wadde ensonyi. District bwenekulemberwa banabyabufuzi ababbi/abayaye/abafere abakozi bebajja okunyigirizibwa era n’okutwalibwa mu kooti oba okufirwa emirimu gyabwe kuba munabyabufuzi talina wawandika.

02/12/2025

I got over 100 reactions on one of my posts last week! Thanks everyone for your support! 🎉

02/12/2025

Mukutya mukama amagezi mwegasokera

Mubuli kyokola olina kulembeza omukama okusobola okulwanira entalo wamu nokuwanguza.Nkyadde ewa kalidinaali okufuna omuk...
19/11/2025

Mubuli kyokola olina kulembeza omukama okusobola okulwanira entalo wamu nokuwanguza.

Nkyadde ewa kalidinaali okufuna omukisa okusobozesa okukulemberamu olutabaalo nga nonya akalulu komubaka wa busiro south nsobole okukikirira abantu bange.

On Saturday, I officially launched my manifesto as I begin my campaign for the position of Member of Parliament for Busi...
27/10/2025

On Saturday, I officially launched my manifesto as I begin my campaign for the position of Member of Parliament for Busiro South Constituency.

I wish to thank all the people of Busiro South for your continuous support and encouragement. I now call upon all voters to join me on this journey. I am ready and fully committed to represent you with integrity, transparency, and dedication in the Parliament of Uganda.

Your voices and concerns matter and I will ensure they are heard and addressed at the national level.

To the great people of Wakiso District and the entire nation of Uganda, I pledge to work tirelessly for inclusive growth, equal opportunity, and a brighter future for all.

Together, let us build a stronger, united, and more prosperous Uganda 🇺🇬

| |

Olunaku lwaleero ntongoza manifesito yange gyengenda okugoberera nga nonya akalulu kukifo kyomubaka wa parliament mu busuro South era nsaba abalonzi ba busiro south munesige munonde nsobole okubakikirira mulukiiko olukulu olwegwanga nsobole okutuusa ebirowoozo byamwe.

Dr Matia Lwanga Bwanika has been nominated to contest for the post of MP Busiro South Constituency and the symbol is a w...
23/10/2025

Dr Matia Lwanga Bwanika has been nominated to contest for the post of MP Busiro South Constituency and the symbol is a watch.

Dr Matia Lwanga Bwanika amaze okwekebejjebwa wamu nokusunsulwa akakiiko kebyokulonda e wakiso okusobola okuvuganya kukifo kyomubaka wa paliyamenti ngakikirira abantu be Busiro South.

This road is very prominent in Buganda because it’s only used once by the crown prince as he heads for coronation in Nag...
01/08/2025

This road is very prominent in Buganda because it’s only used once by the crown prince as he heads for coronation in Nagalabi Buddo. This is because the king is not allowed to cross the River Mayanja.

Commemorating the 32nd coronation anniversary of his majesty Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll in office planning to go an...
01/08/2025

Commemorating the 32nd coronation anniversary of his majesty Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll in office planning to go and join Kibuli faithfuls for the major event

The sponsors of the refurbishment works posing for a picture with the ministers and district chairman
01/08/2025

The sponsors of the refurbishment works posing for a picture with the ministers and district chairman

Burial of Maama Bernadette nnyonjo at Nalugala Bugabo
01/08/2025

Burial of Maama Bernadette nnyonjo at Nalugala Bugabo

Wakiso district leadership meeting with vision group on various matters of urban infrastructure development
01/08/2025

Wakiso district leadership meeting with vision group on various matters of urban infrastructure development

Address

Wakiso

Telephone

+256704931515

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Matia Lwanga Bwanika posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Shortcuts

Share